Enkuba etonnye mu kiro ekikeseezza olwaleero erese abalwadde mu ddwaliro lya gavumenti ery’e Njeru nga tebakyalina webayita kugenda kufuna bujanjjabi.
Eddwaliro lyonna libooze amazzi nga waliwo n’ebigambibwa nti sitoowa y’eddagala nayo erungeddemu ekiyinza okuleka abalwadde nga tebalina bujanjjabi bwa muggundu bwebafunayo.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit
Follow us on Twitter
Like our Facebook page
NTV,Uganda,News,Kampala,Akawungeezi,Luganda,Water,Rains,floods,weather,Njeru,Hospital,Health,centre,Jinja,government,
0 Comments